Omukyala ategerekeseeko era Sarah, kigambibwa yakedde ku mirimu gye wabula ku ssaawa nga 6, yabadde alina okudda awaka okufuna ssente z’okusuubula.
Sarah yafunye bodaboda okudda awaka mu bwangu mu bitundu bye Kagoma, Maganjo mu Kawempe.
Okutuuka awaka, nga mu luggya mulimu Pikipiki nga n’oluggi luggule.
Sarah okutambula okutuuka mu kisenge, ng’omukozi ali mu kaboozi n’omusajja agambibwa nti avuga bodaboda ku kyalo.
Ng’omuntu omulala yenna, ne Sarah yavudde mu mbeera kuba omukozi yatutte omusajja mu kisenge kye, ku buliri bwe, ekintu ekiwebuula ekitiibwa kye.
Mu vidiyo, omuvubuka yabadde egezaako okwetonda wabula Sarah yabadde avudde mu mbeera lw’omukozi okusinda omukwano ku kitanda kye.
Sarah yatabukidde Winnie, “Winnie bino byenakuleeta okukola, ku buliri bwange, ku buliri bwange Winnie“.
Ng’omuntu omulala yenna, ne Winnie yabadde atidde nnyo kwe kusaba Sarah ekisonyiwo wabula Sarah yamwanukudde mu bwangu, “sisobola“.

Vidiyo eraga nti ekyana kirina ebintu kuba omuvubuka yakikubye yinki 10 era kyamuwadde ebintu byonna n’omutima gumu.
Obuliri bwonna bulaga nti bwonna butobye, okulaga nti ddala ekyana kiri kumpi n’omugga Nile.
Wadde buli mukyala alina eddembe okuba mu laavu n’omusajja yenna, okutwala omusajja ku buliri bwa mukama we, kikolwa kya bujoozi.
Video! ;
0 Comments